Ekika Ky'engeye Mumbeera Mbi

0
1799

Abakulu b’amasiga mwenda agakola ekika ky’engeye sibamativu olw’ebintu nga bwebiri mu kika kyabwe.
Bano batudde nebawanjagira sabasajja okubasisinkana babeeko byebamubulira ku mbeera nga bweri, gyebakakasa nti eyolekedde okuyuzayuza ekika kyabwe.