Kayihura Alumbye Abanamawulire Lw'akumusiga Nziro

0
2190

Omuduumizi wa poliisi ya Uganda Gen Kale Kayihura agugumbudde bannamawulire baagamba nti bamufukidde embalabe mu nnyindo,kuba baamulwanyisa okumulemesa emirimu gye.
Kayihura agamba nti emikutu gy’amawulie egitali gimu gisiiba gimusojja olw’obusongasonga obutaliimu ggumba sso nga ne bwakola ebirungi tebabiraba ekyoleka nti bamulinako akakuku.