URA Ewadde Nsalesale Ku Nakivubo

0
1193

Ekitongole ekiwooza ki Uganda Revenue Authority kiweze nga bwekigenda okubowa ebintu by’abamu ku baddukanya ekisaawe kye Nakivubo ssinga ekitongole kino oluvannyuma lw’okweddiza ekisaawe ate kikizuula nti ensimbi ezikivaamu ntono ku ezo ezibabannjiba.
URA yaggala ekisaawe kye Nakivubo ku lw’okubiri lwa wiiki ewedde oluvannyuma lw’abakiddukanya okulemerwa okusasula ebbanja ely’obukadde 484.