Poliisi Embi Eva Mu Mmwe – Fred Yiga

0
413

Poliisi ya Uganda elaajanidde abazadde bafeeyo okusiga empisa ennungi mu baana baabwe kubanga bano Uganda ey’enkya beeyimiriddeko.

Omukungu wa Poliisi akulira akakiiko akakwasisa empisa Afande Fred Yiga agamba nti Poliisi nayo yeesigamye ku baana abo nga bebajja okuddukanya Poliisi eyenkya naye eky’omutawaana abazadde oluusi babaweereza abaana nga bamaze okwonooneka.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here