Ekitisa E Kabale

0
1211

Poliisi e Kabale eriko omutamanyagamba gw’ewenja obusenene, ngono yesoze baala mu kitundu kye Mparo gombolola ye Rubanda e Kabale nalyoka afumita fumita abantu ebiso okukakana ng’asse bibiri omu akyanyiga biwundu.
Kigambibwa nti omusajja ono yasoose kwefuula mulalu era mukuyingira gweyatandikiddeko yasobodde omwesimatulako nadduka, naye ng’amaze omufumita era yagudde bweru wa baala weyamusanze namumaliriza, kyoka ow’okubiri yamaze kukakasa nti afudde omuvaako, ng’owokusattu e Magombe naye agya kusimbayo ekitooke.

TagsKabale