Enyumba Ya Namwandu Eyidde

0
1180

Omuliro gukutte ennyumba ya Namwandu e Kibiri okukkakkana nga ebintu ebiwera bisanyeewo. Ennyumba ya Namwandu ono ategerekeseeko erya Nakaggwa Grace yeeyidde mu ttuntu lya leero.