Emmwanyi, Ab'e Kayunga Baziddidde

0
1350

Mwe abaava ku mmwanyi mwekotoggera mwekka kubanga ensimbi eri mu kirime kino evuluuja n’okuvuluuja. Tukuleetedde omulimi kakuzzi okuva mu district y’e Kayunga, agamba nti emmwanyi ye nnyina era obugagga obuli mu kirime ekyo tabulojja.
Agenze okuvaayo nga ne district y’e Kayunga etandise okuzuukusa ekirime kino.