Ab'emmotoka Z'empaka Bagenze Rwanda-Kigali

0
1200

Ekibiina ekiddukanya omuzannnyo gwemmotoka z’empaka ekya FMU kisimbudde abavuzi abagenze okwetaba mu z’e Rwanda ezinayinda omwezi guno. Empaka zino zakutandika nga 12 okutuuka nga 14 omwezi guno. Mu kifo ekiyitibwa Gako mu district y’e Bughesera e Rwanda.