Akatalekeka

0
1207

Sabbiti eno gyetukuba amabega omukulembeeze yewunikiriza egwanga, anti yagenze e Nakawuka nagoba abasawo, banayuganda babadde bakyali ku bino, ate omubaka we Burahiya nakawangamula nti yatunda bubuzi bwe nabute, obuwumbi kkumi nagula ettaka lya UBC e Bugolobi.