Kamya Awemukidde Lukwago mu Paalimenti

0
1120

Omuloodi meeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago ne mukama we Beti Olive Namisango Kamya batabukidde mu kakiiko ka paalimenti ne beerangira ebisongovu nga buli omu anenya munne okuyingira mu mirimu gye.
Betty Kamya awawaabidde Lukwago mu kakiiko nti, yagaana n’okulinnya mu wofiifi ye mbu ng’agamba nti Kamya alina enkwe. Sam Ibanda Mugabi y’abadde mu kakiiko.