Bba Amudduseeko Lwa Kuzaala Basatu

0
1268

Abantu abamu batuuka n’okugenda ku ndangu nga banonya abaana, naye waliwo abamu katonda babawa ate nebasalawo kubevuma.
Kyeyune Ismail mutuuze ku kyalo Naminya mu kibuga kye Njeru e Buyikwe olwakitegeera nti mukazi we Nalumu Rose azadde abaana basattu omulundi gumu, ate nga n’ensimbi zimwekubya mpi, kko ye sikakuzaala, nadduka mu maka yabagamba nti agenze kunonya mulimu kati mwaka mulamba teri amanyi bimukwatako, wabula nga ye Nalumu atoba n’abaana.