Entansiima… Nambooze Adukidde wa Katonda, Besigye Naye Abaddeyo

0
1149

Omusumba we saza lye Lugazi eyawumula Mathias Ssekamanya asabye bana byabufuzi bavve mu kwebuzabuza nga balaba egwanga litabanguka ate nga esonga ziri mubbo benyini.
Ssekamanya agamba nti ebizibu Uganda mwetubidde mu kisaawe ky’ebyobufuzi, ebyenfuna wamu nebirala bingi bivudde ku banabyabufuzi okusowangana ate nebalemelerwa okufaayo okugonjoola ensonga zabwe mu ngeri ye kisajja kikulu.