Minisita Alagidde Beeyi Y'amazi Ekee

0
1311

Minisita w’ebyamazzi Sam Cheptoris alagidde ekitongole ky’amazzi ekya NWSC okussa ebbeeyi y’amazzi mu bwangu ddala kisobozese bannayugana bangi okufuna amazzi amayonjo
Minisita agamba okussa ebbeeyi y’amazzi kyakuyambira ddala abantu abawera okwewala endwadde eziva ku mazzi amacaafu nga Kolera n’endwadde endala
Nga n’obulabirizi bw’e South Rwenzori bubakanye n’omulimu gwokubaga amateeka amaggya mu bulabirizi buno.