Bannaddiini Baagala Kugenda mu Ssemateeka

0
294

Bannaddiini bavuddemu omwasi, basabye gavumenti ekyuse mu ssemateeka nabo bawebwe omwaganya okusalangawo ku nsonga enkulu ez’eggwanga.
Bannaddiini bano nga bayita mu kibiina ekibagatta ekya Inter Religious Council, bakungaanidde Mukono okwogera ku nteekateeka ez’okutabaganya bannabyabufuzi abagugulana, ne bagamba nti eddoboozi lyabwe terivaayo bulungi kw’ebyo ebisalibwawo mu ggwanga.
SSaabasumba w’essaza lya Kampala DR Cyprian Kizito lwanga ne Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda Stanely Ntagali, bagamba nti ky’ekiseera obuyinza bwabwe bussibwe mu ssemateeka.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here