Basoonze Ez'ennyumba ya Ssaabasumba e Mukono

0
1119

Abagagga b’omu Kampala abeekubira enduulu eri president abataase ku mabanja, beekokkodde ababaka ba paalimenti olw’okwekiika mu nteekateeka eno.
Ssentebe wa Kwagalana Godfrey Kirumira alangidde ababaka omulugube, n’agamba nti befaako bokka na bokka naye tebafa ku bannansi.
Babadde ku mukolo ogw’okusonda ensimbi ez’okuzimbira ssaabasumba w’essaza ly’e Mbarara ennyumba.