Minisita Alabudde Ababuzaabuzibwa

0
1045

Minisita avunanyizibwa ku micro finance Haruna Kasolo agugumbudde banayuganda abagenda nga babuzabuza abantu ku bibiina byobwegassi, nga babitabikirizaamu ebyobufuzi, ate ng’ekiseera kino kyakukola, kuba ebyobufuzi byakomekerezebwa n’okulonda kwabona okwaliwo nga 18 ogw’okubiri.