Essomero Ly'e Kasubi Licankalanyizza KCCA

0
1029

Ekiwayi kya KCCA ekyebyobufuzi nga kikulemberwa Omuloodi mmeeya wa Kampala Erias Lukwago kitadde ekiwayi ekyekikugu ekikulirwa Nankulu Musisi ku nninga kinnyo0nnyole ku kyavaako KCCA okumenya essomero lya KCCA erya Kasubi Family School N’okusengula akatale k’e Kasubi
Bakkansala bano bagamba kyali kikyamu okumenya essomero lino n’okusngula akatale kubanga mu butuufu kati abayizi babonabona

TagsKCCA