Green Valley Ewangudde Chenga

0
1336

Empaka za Chenga ez’ebitundu zimaliriziddwa wakati mukuvuganya okwamanyi wali e Mbarara ng’eno ttiimu nyingi zize okutunka, okukakana nga
Green Valley Team ekubye Fucam goolo ttaano ku nnya mu kakoddyo k’okusimula peneti goolo ttaano ku nnya mu kisawe e Kakyeka.
Eza kamalirizo zigenda kuba Moroto mugwomwenda.