Ekiteeso Kubazalibwa N'ebitundu Ebibiri Kijja e Kenya

0
1130

Ku muliraano e Kenya waliwo omubaka avuddeyo okulwanirira eddembe ly’abantu abalina obuzibu obw’ekikula eky’emirundi 2.
Omubaka ono Isaac Mwawula agambye nti abantu ab’ekikula ekyo batongozebwe, era bwe bamanyibwa nga bakyali bato, wateekebwewo ensawo batwalibwe balongoosebwe.