KCCA FC Mukawefube W'okulwanyisa Akabenje

0
1104

Ttiimu ya KCCA FC yegasse ku ekibiina ekigatta bannamawulire abasaka ag’ebyemizannyo okulwanyisa obubenje ku nguudo n’okunnyikiza enjiri y’okuvuga n’obwegendereza.
KCCA FC ekulembeddwamu Julius Kabugo ssentebe waabwe Era nga bakutte mu kawaligo nebajjamu akakadde kalamba kebawaddeyo okwogera okubunyisa enjiri eno.