Abalwadde B'eitwe Beeyongedde mu Masaka

0
1003

Abakugu bagamba nti ekimu kubivaako abantu okulwala emitwe kukozesa bitamiiiza,biragalalagala, n’ebizibu ng’obutaba namirimu,
wabula bo abasawo b’ekinansi bagamba nti abasawo mu kizungu bakoze kinene mukubuzabuza abalwadde bano naye nga tebamanyi byebakkola, era omulimu ogwo bagulekere abasawo b’ekinansi.