Aronda Tetulimwerabira – Bakungu

0
1019

Omwaka guweze mulamba kasooka Aronda Nyakayirima akkirira e kaganga, era gavumenti etaddewo okusaba okw’enjawulo okujjukira omugenzi ono n’okwebaza Omutonzi olw’emirimu gye yaweereza eggwanga.
Gen Aronda Nyakairima eyali minisita w’ensonga z’omunda, okusinga ajjukirwa nnyo olw’amaanyi ge yassa mu kulaba nti bannayuganda bafuna endagamuntu.
Nyakairima yafiira ku nnyonyi ng’akomawo okuva e Bulaaya.