Waliwo Abaagala Okunzita – Jajja Nakibinge

0
1015

Okuvaako e Kibuli Jjajja w’obusiraamu Omulangira DR Kassim Nakibinge abikudde ekyama nti gavumenti egudde mu lukwe nti waliwo abamwewerera okumutta.
OMulangira Nakibinge abadde ayogerera mu makaage oluvannyuma lw’okugabula abakkiriza, n’ategeeza abaagala okumutta nti ye mwetegefu okufa essaawa yonna, era singa ava ku nsi tekitegeeza nti y’eneeba enkomerero.
Mu kusaala Iddi Dr Abdul Hafeth Walusimbi ajjukizza abavubuka Abayisiraamu obuvunanyizibwa bwabwe mu kuzimba Obusiraamu.

TagsEid