Abakugu Baagala Bannauganda Bafune Yinsuwa

0
1024

Olutalo ku yinsuwa yebyobulamu eyaawamu luttuse buto nga abakugu bakkaatiliza nti ye ngeri yokka Bannayuganda gyebasobola okuyambibwa okusobola okufuna empeereza ennungi nga bagenze mu ddwaliro okujjanjabwa.
Ensonga ya yinsuwa y’ebyobulamu erudde nnyo mu ddiiro, gavumenti yali eyagala kukifuula kya buwaze buli mukozi okubeera nayo, wabula byakoma ku mpapula.