Aba DP Tebeeyimiriddwa, Badda Nkya

0
533

Abavubuka b’ekibiina kya Democratic Party abaakwatibwa gyebuvuddeko mu paalimenti tebeeyimiriddwa nga bwekibadde kisuubirwa oluvannyuma lw’aba puliida abalina okubawolereza okutankanibwa nga eyasooka okuwaaba ate olwaleero ssi yalabiseeko mu kkooti okusaba okweyimirirwa. Abavubuka bano kkooti ebawadde amagezi okusaba bakyuusibwe puliida mu butongole, era nga kkooti bweriba ekikkirizza olwo balyoke basabe okweyimirirwa.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here