Abe Kabale Babasomesezza Okwewala Ka Mukenenya

0
1231

Ekibiina ky’embeera z’abavubuka n’engeri gyebawangaalamu ekya Reach A Hand Uganda nga bali wamu ne NBS olwaleero basiibye basomesa abantu b’e Kabale engeri gyebayinza okukozesaamu akapiira ka kalimpitawa okwewala okukwatibwa akawuka ka mukenenya n’edwadde z’ekikaba endala.