Okuzimba Olutindo Kutambula Bulungi -Yinginiya

0
1316

Omulimu gw’okuzimba olutindo olujja olwa Jinja Nile weguli gutuuse mu bitundu amakumi 40 kubuli kikumi era abaguliko bakakasa nti gujja kuggwa mu kiseera ekigere. Olutindo luno nga luwedde, lusubirwa okutumbula ebyobulambuzi mu Uganda saako nenkulakulana mubyenfuna. Omubaka wa Thailand wano mu Uganda alambudde omulimu guno.