Ababbi Ba Waya za UMEME Bakwatiddwa Mpigi

0
987

POLIISI ye mpigi eriko abasajja mukaaga bekutte nga bano bateberezebwa okubeera emabega w’okubba waya z’amasannyalaze nebyuma bya UMEME ebirala. Abakwate bano bayimirizddwa mu kikwekweto ekyenjawulo poliisi enkessi kyekoze ku luguudo lwe Mpigi.