Eyaloopa Kabaka Agobye Omulamuzi, Ayagala Mulala

0
311

Omusango gw’omusajja eyawawaabira Ssaabasajja Kabaka mu mbuga z’amateeka olw’ettaka gweyongeddemu katemba omuwaabi Male Hassan Mabirizi bweyecwacwanye mu masso g’omulamuzi ng’ayagala aguveemu.

Male agamba nti olw’okuba omulamuzi abadde amulagira okuwoleza mu kaguli ate ye nga agamba alina kuwoleza ba puliida webayimirira yadde ye si puliida, kimulaze kyekubiira era nga agamba nti ayinza obutafuna bwenkanya ssinga omulamuzi Hereita Waloya taguvaamu.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here