Ogwa Makerere Guggweeredde mu Miggo

0
1383

Omupiira wakati wa ssetendekero wa makerere ne kyambogo n’olwaleero guweeredde mu kulwanagana newankubadde abategesi b’empaka zino eza University Games baasalawo okugutwala mu e luzira basobole okutangira ababiri bano okulwanagana. Wabula wadde okulwana kubadde kungi nayegugenze okuggwa nga makerere abala 2 -0.