Kampala Carnival Omanyi Ekyegireesa

0
1061

Enkola y’okutegeka ebivvulu bya bannaKampala bonna biyite city carnival ngenyi wano mu ggwanga nga wadde bangi bagyettanira buli mwaka naye mu butuufu tennabukalira ddala mu bantu b’awano. Enkola eno bukya eleetebwa mu kibuga Kampala, ewezezza emyaka kati esatu. Olwaleero twekenneenya oba nga ddala erina kyegasse ku kibuga Kampala bukya etandika.