Bannaddiini Batuula mu Bufoofofo Lwa Teeka

0
975

Abakulembera enzikiriza ez’enjawulo mu buvanjuba bwa Uganda basiibye mu kafubo e Jinja nga beekebejje etteeka Gavt lyeteekateeka erigenda okulondoola n’okulungamya enzikiriza zonna mu Uganda.
Abamu ku baweereza ba katonda bano etteeka balyesunga ate ng’abalala batiddemu kuba Gavt yennyini yeewa buli muntu ebbeetu okusinza nga bwayagala.