Eyasibidde Omwana mu Nju Asimattusse

0
943

Okuzaala kulungi, naye bwoba omanyi nti tosobola kulabirira gw’ozadde tekiba kyabuvunanyizibwa muleeta kunsi.
Abantu be Busoga bogerwako okuba nti tebasagira mukuzaala, naye obuzibu obuliwo, nti abasinga ate bazaala buzaazi n’oluvanyuma nebalagajalira bebazadde ekintu ekyobulabe kuba kirese abaana banji nga bakonzibye.
Ebusoga era poliisi nabatuuze gyebasaze omwana nga nyina amusibidde munyumba talina kyakulya .