Abakadde Baagala Omubaka Owaabwe mu Paalimenti

0
895

Abakadde bongedde okukalambira nga baagala mubaka mu paalimenti asobole okubatuusuzza ensonga zaabwe ezubaluma eri Gavt.
Bino webiggyidde nga Uganda eteekateeka kwegatta ku mawanga malala okukuza olunaku lw’abakadde olugenda okukwatibwa nga lumu omwezi ogujja.