Poliisi Efunzizza Jajja Ayokyezza Omuzzukulu

0
990

Poliisi y’e in Kirewa Tororo eriko jajja ow’emyaka 48 gwegobyemu obwala ng’emulanga kukkakkana ku muzzukuluwe ow’emyaka Omukaaga n’amwokya omukono lwa kusomola nva zaabadde aterekedde bba.
Ate Ssentebe wa gombolola ya Mubende East mu kibuga Mubende, kata agajambulwe batuuze ababade batamye obuga nga bamulanga kwagala kuwamba ssentebe waabwe owekyalo lwa eyagaana okumuwagira mu kulonda okwaliwo.

More News