Musisi Akyalidde NBS, Agyebazizza Olw'ekuvulu

0
1010

Oluvannyuma lwa NBS TV okuvujjilira ekivvulu kya Kampala ekimanyiddwa nga Kampala City Festival ekyaaliwo ku nkomelero ya sabiiti ewedde, Nankulu w’ekibuga Kampala Jennifer Musisi Semakula yesitudde bukolokkolo najja yeebaze n’okusiima omulimu amakula ogwakolebwa NBS TV ku olwo.
Nankulu ayaniriziddwa Ssentebe wa NBS omwami Kin Kariisa era bwatyo nalambuzibwa mu buli kitongole kya NBS okumanya emirimu bwegitambula n’okumanyagana n’abakozi ba NBS.