Sisinkana Veronica Nambi Omuwagizi wa KCCA FC

0
1237

Olunaku olw’eggulo twakulaze omuwagizi wa tiimu y’egwanga Kamodo anyayagiza Vvuvuzera wamma gwe buli omu nanyumirwa. Oyinza okulowooza nti basajja boka bebasinga okuwagira omupiira, naye bwosanga omukazi aguwagira ate ye aba yagutamiira bwenge.
Sisinkana Veronica Nambi omuwagizi wa KCCA okirize nti wamma gwe abantu bawagira omupiira.