Bannamagye Babanguddwa ku Ddembe Ly'obuntu

0
983

Abasirikale ba UPDF bakubiriziddwa basse ekitiibwa mu ddembe ly’obuntu, n’emirimu gyabwe bagikole nga bassa ekitiibwa mu nfuga ey’amateeka.
Ekitongole ekirwanirizi ky’eddembe ly’obunti ki Uganda Human Rights Commission ky’e kibangudde abajaasi bano, nga b’e b’ekibinja ekisooka wali e kakiri.
Wabula abajaasi nabo bakangudde ku ddoboozi ne basaba ekitongole kino kisooke kisomese abantu ba bulijjo ba mwanainchi, nabo beefuge kuba oluusi be babasosonkereza ne batuuka okukola ebitajja.