Kiwanda Kati Akutte ku Busoga

0
1026

Minisita w’ebyobulamuzi Godfrey Kiwanda Ssuubi engabo agirumizza mannyo mu kaweefube ow’okwagazisa bannayuganda okulambula ebintu byabwe.
Enkola eno gye baakazaako erya Lambula agitutte e Mbarara, oluvudde eyo kati obwanga babwolekezza bwa Kyabazinga bwa Busoga.