Ekkanisa Etandise Okusonderera Bbanka Yaayo

0
373

Ekkanisa ya Uganda entukuvu era ebuna wonna erangirdde enteekateeka ez’okuzimba bank eri ku musingi ogw’obukulisitaayo, mu nteekateeka eruubiriddwaamu okweggya mu nnyanga y’obwavu.
Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda The Most Rev Stanley Ntagali y’abikkudde ekyama kino, n’agamba nti Abakulisitaayo bennyini be bajja okwekemba nga basonda ensimbi.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here