Muka Kasiwuukirira Yejjeerezeddwa ku Gw’okutta Bba

0
283

Nnamwandu w’omugenzi Eria Ssebunnya Bugembe eyamanyibwa ennyo nga Kasiwuukira w’owulirira bino alya butaala, kkooti enkulu emwejjeerezza ku musango ogw’okutta bba.
Wabula banne ababiri omusango gubasse mu vvi, kkooti n’ebakaliga ku myaka makumi 20 mu nkomyo, nga ye mutoowe Sarah Nabikolo n’omupoliisi Jayden Ashraf.
Nnamwandu Sarah Nabikolo ne banne bakulungudde emyaka 2 mu nkomyo, okuva poliisi lwe yabaggalira nga bateeberezebwa okuba n’omukono mu kufa kw’omuggaga Kasiiwuukira.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here