Ababaka Basaasaanya Bukadde mu Kkampeyini

0
299

Okunonyereza kulaze nti ba mwoyo gwa ggwanga bangi badduka dda mu by’obufuzi nga nnabe avudde kun kola ey’okuyiwa sente mu by’obufuzi bya Uganda.
Alipoota egambye nti abavuganya ku bifo by’ababaka basusse okuyiwaayiwa sente mu kalulu, ng’eyasiga entono yateekamu obukadde 10, ate sente gwe ziyitaba yateekamu kawumbi n’okusoba.
Alipoota eno ekoleddwa bannakyewa aba Alliance for Campaign Financing, ng’ekikkaatiriza nti ono ye nnabe yennyini aleetedde ababaka okupeeka gavumenti sente.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here