Waliwo Abagaggawalidde ku Besigye – FDC

0
486

Ekibiina kya FDC kigamba nti waliwo abanene mu Poliisi abafuna mukyabasirikale okugumba mu maka ga Besigye, kuba baweebwa buwanana nga bekwasa nti bakuuma Besigye aleke kuletawo kajagalo mugwanga kumbe babba nsimbi yamuwi wamusolo.

 

Ayogerera FDC Ibrahim Ssemujju Nganda agamba nti Poliisi okulemera mu maka ga Besigye yasalawo kunyoma biragiro bya koooti, nga kati ekisigalidde kubambalira.

 

 

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here