Ettafaali Liyimiriziddwa Okumala Ekiseera

0
985

Obwakabaka bwa Buganda buyimirizza enteekateeka z’okukungaanya ettaffaali mu bantu ba Ssabasajja okutuusa omwaka ogujja nga Katikkiro bwamaliriza ensonga ezenjawulo ez’obwa Katikkiro.
Minisita w’ebyamawulire mu bwa Kabaka bwa Buganda Noah Kiyimba avuddeyo natangaaza ku nsonga eno ebadde efuuse ensongamu bwakabaka bwa Buganda nga n’abantu abenjawulo buli omu abadde atandise okugyogerako mungeri eyiye.