Amasanyalaze Za Beeyi Nnyo – Batuuze e Bushenyi

0
1048

Gavumenti yakuno eri mukawefube owokullaba nga womwaka gwa 2022 wegunatukira nga buli kyalo kiriko amasanyalaze era nga buli nyumba 26 kubuli kikumi zirina amasanyalaze.
Wabula okusinziira kubakola ogwokubunyisa amasanyalaze kino kiyinza okubbeera ekizibu kubanga ekitonngole kisanze obuzibu bungi mubabba ebyuma nne waya zamasanyalaze ekibalemeseza okukola obulunngi ogwabwe era ekigenda okullemmesa ekilooto kyagaavumenti okutukirira.