Abatembeeyi Bagobeddwa N’amasasi mu Kibuga

0
281

Poliisi mu Kampala olwaleero ekedde ku mugomyo ng’egomoka n’abatembeeyi abakyajeemedde ekiragiro kya minisita Betty Kamya, eky’okwamuka enguudo n’embalaza za Kampala.
Mu kanyoolagano kano abatembeeyi ebawerako bagombeddwaamu obwala, abandi basigadde mu maziga ng’emmaali yabwe eyooleddwa, abalala basigadde batonnya musaayi.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here