Makerere Esazewo Eteese N’abasomesa

0
336

Abakulira Makerere University basazeewo okutuula ku mmeeza n’abasomesa abayingidde olunaku olw’okubiri nga beediimye, basale amagezi ag’okuyimiriza akediimo kano.
Abasomesa baalayidde obutaddayo kukwata ku nnoni, nga babanja akasiimo kabwe ka myezi 8, ng’ensimbi ze babanja ziri mu buwumbu 32.
Ennamusa etuuse ku nnyooge ate, abayizi bwe baweze okuwanvuya ku malboozi abasomesa bwe batadde mu bibiina.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here