Bannange Ndi mu Buwambe – Besigye

0
1014

Eyali Pulezidenti wa FDC Dr. Kizza Besigye Kifeefe alangiridde olutalo oluggya ku gavumenti eri mu buyinza naddala ekitongole kya poliisi nti kati olutalo lufuuse lwa kutaasa maka ge agaawambibwa.
Besigye olwaleero attottodde embeera yonna gyebaamuyisizzaamu mu kkomera oluvanyuma lw’okukwatibwa poliisi olunaku olw’eggulo, n’alaga okutya eri obulamu bwe ku ngeri poliisi gy’emuyisaamu.

More News