Enjala Etuuse e Lwengo, Balya Ekibu Kimu

0
290

Abantu mu gombolora ez’enjawulo omuli Kiseke, Ndaggwe ne Malongo mu district ey’e Lwengo bebatandise okusatira olwa peleketya w’omusana eyeememula mu bitundu ebisinga mu district eno n’akaza ebirime nga kati bangi balya ekibu kimu.
Ng’oggyeko obutaba na mmere eriibwa bangi ku batuuze tebalina n’amazzi gebakozesa mu bulamu obwa bulijo awamu n’agawebwa bissolo nga ente n’ebirala era bangi balabidwako nga amazzi bagasena mu mikutu gya nguudo okusobola okufuna ku mazzi.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here