Poliisi Elwanye ne Abawagizi Ba Kizza Besigye e Mbarara

0
870

Enkokola zinonyeza obukongovule e Mbarara nga Poliisi ettunka nabawagizi ba Dr Kiiza Besigye abakedde okulaga obutali bumativu bwabwe eri Poliisi okulemera mu maka ga Canal Besigye.
Bano bagamba nti bakooye okulaba Poliisi ngesazeewo okufuula amaka ga munabwe enkambi.